Sei sulla pagina 1di 2

EBYAVA MU BIBUUZO BY’ABASOMESA BA S.

4
Ekibuuzo ekisooka yali kyagala abasomesa balage oba nga basomesa batendeke [grade
5], era oba balina layisinsi y’obusomesa.
Abayizi 15 baddamu yee, abayizi bataano baddamu nedda. Lino kiraga nti abasomesa 75
kubuli kikumi batendeke bulungi nga ate balina layisinsi y’obusomesa, ate abasomesa 25
ku buli kikumi ne baba nga si batendeke era nga tebalina layisinsi.

Ekibuuzo eky’okubiri kyali kyagala abasomesa balage oba abasomesa basoma


empandiika entongole mu pulayimale . Abasomesa 20 baagamba nti nedda ate tewaali
musomesa n’omu yagamba nti yee. Ekiraga nti abasomesa bonna tebasoma luganda mu
pulayimale byebitundu kikumi ku kikumi.

Ekibuuzo eky’okusaatu kyali kyagala abasomesa balage oba basoma empandiika


y’oluganda ku s.4[“o’level]. Abasomesa 13 baddamu nti yee ,ate abasomesa musanvu
baddamu nedda. Kino kyali kilaga nti abasomesa 75 kubuli kikumi bebali basoma
oluganda n’empandiika yaalwo ate 35 kubuli kikumi nebalaga nti bbo empandiika
n’oluganda tebaabisoma wabula batandikira mu s.5 [“a’level] okulusoma. Naye ate
bonna balaga nti baasoma empandiika eno mu s.6 era ne ku matendekero agawaggulu.

Ekibuuzo ekyookuna kyali kibuuza oba abasomesa baasoma obukodyo bw’okusomesa


oluganda era oba baali beetabyeko mu misomo gy’abasomesa b’oluganda. Abasomesa 15
baddamu needa ate abassomesa bataano[5] baddamu nti yee.kwekugamba nti abasomesa
75 kubuli kikumi tebaasoma bukodyo bwakusomesa luganda era tebagendangako mu
misomo gya lulimi luganda. Abasomesa 25 bokka kubuli kikumi bebaali basomye ku
bukodyo bw’okusomesa oluganda era ne mu misomo gy’olulimi oluganda.

Ekibuuzo eky’okutaano kyali kyagala abasomesa balage oba bamanyi


emigasogy’empandiika y’oluganda entongole entufu. Wano abasomesa 16 baddamu
nedda ate abasomesa 4 nebaddamu nti yee. N’olwekyo abasomesa 80 kubuli kikumi
babamba nti nedda ate abasomesa 20 kubul;i kikumi nebagamba nti yee bamanyi
omugaso gw’empandiika entongole .

ESUULA EY’OKUTAANO[5]
OKUKUBAGANYA EBIROWOOZO N’OKUKUBIRA
Mu suula eno omunoonyereza ysalaga ebyava mukunoonyereza. N’olwekyo mu suula
eno tugenda kukubaganya ebirowoozo kw’ebyo ebivudde mu kunoonyereza mu suula
evuddeko waggulu.

[1] Ekubuuzo ekyasooka kyali kikwata ku bitabo by’oluganda ebiri mu masomero,


ounoonyereza kwqalaga nti ebitabo by’oluganda bitono ddala mu masomero era nti
abayizi abasinga tebabisoma n’olwekyo eno ensonga terina kubusibwa maaso.
[2] abayizi babuuzibwa ku misomo gy’olulimi oluganda [semina] ezikwata ku mpaniika
naye abasing abalaga nti emisomo tebagimanyi era bbo tebatera ku giwuulira era ne
balaga nti n’ebipande by’oluganda kusomero tebiriiyo.

[3]eno yali eyogera ku basomesa oba batendeke. Yalaga nti amasomero agalina
abasomesa qabatendeke obulungi gaali gayisa obulungi abaana okusinga agalina
abasomesa abatali batendeke era okunoonyereza kuno kwakirizibwa ol’omuwenda
gwabayizi ogwalagibwa nga gwayita bulungi olwabasomesa abaali abatendeke.

OKUKUBIRA
Okunoonyereza kuno kwagenderera kuzuula ebizibu ebiremesa abayizi ba siniya
ey’okuna okuyiga empandiika y’oluganda entongole mu masomero agenjawulo aga
sekendule. Tulabye ng asosaabaibtne,enoma emb

Potrebbero piacerti anche